Menu

Zabbuli 131

BIB

1 Ayi Mukama siri wa malala, so n’amaaso gange tegeegulumiza. Siruubirira bintu binsukiridde newaakubadde ebintu eby’ekitalo ebinsinga.

2 Naye ŋŋonzezza emmeeme yange era ngisiriikirizza ng’omwana bw’asiriikirira nga nnyina amuggye ku mabeere. Omwana avudde ku mabeere nga bw’asiriikirira, n’emmeeme yange bw’eri bw’etyo.

3 Ayi Isirayiri, weesigenga Mukama okuva leero n’okutuusa emirembe gyonna.

Everything we make is available for free because of a generous community of supporters.

Donate